Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:40 - Luganda Bible 2003

40 Gaali n'adduka. Abimeleki n'amuwondera okutuuka ku mulyango gwa wankaaki. Bangi ne bagwa nga bafumitiddwa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

40 Abimereki n'amugoba, Gaali n'adduka, Abimereki n'amuwondera okutuuka ku mulyango ogwa wankaaki. Bangi ne bagwa nga bafumitiddwa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

40 Abimereki n’amugoba, ne Gaali n’amudduka, era bangi ne batuusibwako ebiwundu, era ne bagwa ku mulyango gwa wankaaki.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

40 Abimereki n'amugoba, n'adduka mu maaso ge, ne bagwa bangi nga bafumitiddwa, okutuusa mu mulyango gwa wankaaki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

40 Abimeleki n'amugoba, Gaali n'abadduka. Bangi ne battibwa okutuukira ddala ku muzigo gw'omulyango gw'ekibuga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

40 Gaali n'adduka. Abimeleki n'amuwondera okutuuka ku mulyango gwa wankaaki. Bangi ne bagwa nga bafumitiddwa.

See the chapter Copy




Abalam 9:40

Follow us:

Advertisements


Advertisements