Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:36 - Luganda Bible 2003

36 Gaali bwe yabalaba n'agamba Zebuli nti: “Laba abantu baserengeta nga bava ku ntikko z'ensozi.” Zebuli n'addamu nti: “Olaba bisiikirize bya nsozi nga bifaanana ng'abantu.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

36 Awo Gaali bwe yalaba abantu, n'agamba Zabbuli nti, “Laba, abantu baserengeta nga bava ku ntikko z'ensozi.” Zabbuli n'amugamba nti, “Olaba kisiikirize ky'ensozi, kye kifaanana ng'abantu.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

36 Awo Gaali bwe yabalaba, n’agamba Zebbuli nti, “Laba abantu nga bava ku nsozi waggulu!” Zebbuli n’amuddamu nti, “Ebisiikirize eby’ensozi by’olaba ng’abantu.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

36 Awo Gaali bwe yalaba abantu, n'agamba Zebbuli nti Laba, abantu baserengeta nga bava ku ntikko z'ensozi. Zebbuli n'amugamba nti Olaba ekisiikirize ky'ensozi nga kifaanana ng'abantu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

36 Gaali bwe yalaba abantu, n'agamba Zebuli nti: “Laba, abantu bakkirira nga bava waggulu ku nsozi.” Ye n'amwanukula nti: “Olaba ebisiikirize by'ensozi n'obiyita abantu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

36 Gaali bwe yabalaba n'agamba Zebuli nti: “Laba abantu baserengeta nga bava ku ntikko z'ensozi.” Zebuli n'addamu nti: “Olaba bisiikirize bya nsozi nga bifaanana ng'abantu.”

See the chapter Copy




Abalam 9:36

Follow us:

Advertisements


Advertisements