Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:33 - Luganda Bible 2003

33 Situka ku makya, enjuba nga ky'ejje eveeyo, olumbe ekibuga. Gaali n'abantu be bwe banaavaayo okukulumba, obakubire ddala nga bw'osobola.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Awo olunaatuuka ku makya enjuba nga kyejje eveeyo, onoogolokoka n'olumba ekibuga; awo Gaali na bali naye bwe banafuluma okulwana naawe, n'olyoka obakubira ddala nga bwosobola.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Mu makya enjuba ng’evaayo, onoogolokoka n’olumba ekibuga. Onoomulumba ye n’abantu abali naye abajja okukulumba, ggwe olyoke obakole ekyo omukono gwo kye guteekeddwa okukola.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 awo olulituuka mu makya enjuba nga kyejje eveeyo, oligolokoka mu makya n'olumba ekibuga: era, laba, ye n'abantu abali naye bwe balifuluma okulwana naawe, oliyinza okubakola nga bw'oliraba ebbanga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Ku makya, ng'enjuba yaakavaayo, zinda ekibuga. Gaali n'abantu be bw'anaafuluma okulumba, mukole ky'osobola.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

33 Situka ku makya, enjuba nga ky'ejje eveeyo, olumbe ekibuga. Gaali n'abantu be bwe banaavaayo okukulumba, obakubire ddala nga bw'osobola.”

See the chapter Copy




Abalam 9:33

Follow us:

Advertisements


Advertisements