Abalam 9:3 - Luganda Bible 20033 Abooluganda lwa nnyina ne bamutuusiza ebigambo ebyo byonna eri abantu b'e Sekemu. Abantu b'e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimeleki, kubanga gwe baalinako oluganda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Ab'oluganda lwa nnyina ne boogera ebigambo ebyo byonna ku lulwe nga abantu be Sekemu bawulira; ne basalawo okugoberera Abimereki, kubanga baagamba nti, “Ye muganda waffe.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Awo baganda ba nnyina ne bategeeza abatuuze b’e Sekemu ebintu ebyo byonna. Ab’e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimereki nga bwe bagamba nti, “Muganda waffe.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Awo baganda ba nnyina ne bamwogerera ebigambo ebyo byonna mu matu g'abasajja ab'e Sekemu: emitima gyabwe ne gyagala okugoberera Abimereki; kubanga baagamba nti Ye muganda waffe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Bakojjaabe ne bamwogerako eri abantu bonna ab'e Sekemu, omutima gwabwe ne gwewunzikira ku Abimeleki, nga bagamba nti: “Muganda waffe.” See the chapterLuganda DC Bible 20033 Abooluganda lwa nnyina ne bamutuusiza ebigambo ebyo byonna eri abantu b'e Sekemu. Abantu b'e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimeleki, kubanga gwe baalinako oluganda. See the chapter |