Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:25 - Luganda Bible 2003

25 Ab'omu Sekemu ne bassaawo abasajja okuteegeranga Abimeleki ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna ababayitako mu kkubo eryo. Kino Abimeleki ne bakimubuulira.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Abasajja ab'omu Sekemu ne bassaawo abateezi okumuteegeranga ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna abaayitanga mu kkubo eryo gye baali; ne kibuulirwa Abimereki.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Abatuuze b’omu Sekemu ne bassaawo abasajja ku nsozi babbenga era banyagululenga buli eyayitanga mu kkubo. Abimereki n’ategeezebwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Abasajja ab'omu Sekemu ne bassaawo abateezi okumuteegeranga ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna abaayitanga mu kkubo eryo gye baali: ne babuulira Abimereki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Olw'okumulemesa, abantu b'e Sekemu bassa ku ntikko z'ensozi abanyazi abaanyaganga buli eyayitanga mu kkubo eryo. Abimeleki kino n'akimanyaako.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Ab'omu Sekemu ne bassaawo abasajja okuteegeranga Abimeleki ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna ababayitako mu kkubo eryo. Kino Abimeleki ne bakimubuulira.

See the chapter Copy




Abalam 9:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements