Abalam 9:24 - Luganda Bible 200324 Ekyo kyabaawo, Abimeleki n'abantu b'e Sekemu, abaamuwagira okutta batabani ba Yerubbaali ensanvu, basasule omusango gwabwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Ekyo kyabaawo Abimereki n'abasajja abe Sekemu abaamuwagira okutta bagandabe, batabani ba Yerubbaali ensanvu (70), n'obukambwe balyoke basasulwe era omusaayi gwabwe gubeere ku Abimereki. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Katonda ng’awoolera eggwanga olw’ekikolwa eky’okutta batabani ba Yerubbaali ensanvu, n’omusaayi gwabwe ng’aguteeka ku Abimereki muganda waabwe eyabatta ng’ayambibwako abatuuze b’omu Sekemu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 ekyejo kye baakolera batabani ba Yerubbaali ensanvu kiryoke kijje, n'omusaayi gwabwe guteekebwe ku Abimereki muganda waabwe, eyabatta, ne ku basajja ab'omu Sekemu, abaawa emikono gye amaanyi okutta baganda be. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 ekibi kye baakola okutta abaana ensanvu aba Yerubbaali, n'okuyiwa omusaayi gwabwe biddire Abimeleki muganda waabwe eyabatta n'abantu b'e Sekemu abaamuyambako okutta baganda be. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Ekyo kyabaawo, Abimeleki n'abantu b'e Sekemu, abaamuwagira okutta batabani ba Yerubbaali ensanvu, basasule omusango gwabwe. See the chapter |