Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:20 - Luganda Bible 2003

20 Naye oba nga si bwe kiri, omuliro guve mu Abimeleki gwokye ab'omu Sekemu n'ab'e Betimillo, era omuliro guve mu bantu b'omu Sekemu n'ab'e Betimillo, gwokye Abimeleki.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 naye oba nga si bwe kiri, kale omuliro guve mu Abimereki gwokye abantu ab'omu Sekemu n'ab'omu Besimmiiro; era omuliro guve mu bantu ab'omu Sekemu n'ab'omu Besimmiiro gwokye Abimereki.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Naye bwe kitaba bwe kityo, omuliro guve mu Abimereki, gusaanyeewo abatuuze b’omu Sekemu n’ab’e Besimiiro, ate era omuliro guve mu batuuze ab’omu Sekemu ne mu Besimiiro gusaanyeewo Abimereki.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 naye oba nga si bwe kiri, omuliro guve mu Abimereki, gumalewo abasajja ab'omu Sekemu n'ennyumba ya Mmiiro, era omuliro guve mu basajja ab'omu Sekemu ne mu nnyumba ya Mmiiro gumalewo Abimereki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Naye obanga si bwe mukoze, omuliro guve mu Abimeleki gusaanyeewo ab'omu Sekemu ne mu Beti-Millo, n'omuliro guve mu bantu b'e Sekemu ne mu Beti-Millo gusaanyeewo Abimeleki.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Naye oba nga si bwe kiri, omuliro guve mu Abimeleki gwokye ab'omu Sekemu n'ab'e Betimillo, era omuliro guve mu bantu b'omu Sekemu n'ab'e Betimillo, gwokye Abimeleki.”

See the chapter Copy




Abalam 9:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements