Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:18 - Luganda Bible 2003

18 Naye mmwe olwaleero mwefuukidde ab'ennyumba ya kitange. Era batabani be, abantu ensanvu, mubattidde ku jjinja limu, Abimeleki mutabani w'omuzaana ne mumufuula kabaka wa Sekemu, kubanga ye wooluganda lwammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 naye mmwe leero mwefulidde ennyumba ya kitange era mwattira batabani be ensanvu (70) ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki, mutabani w'omuzaana we, kabaka w'abantu ab'omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 naye mmwe ne mujeemera ennyumba ya kitange ne muttira batabani be nsanvu ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki omwana w’omuddu omukazi, kabaka w’abatuuze ab’omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 nammwe mugolokose leero ku nnyumba ya kitange, era mwattira batabani be, abantu nsanvu, ku jjinja limu, ne mufuula Abimereki, mutabani w'omuzaana we, kabaka w'abasajja ab'omu Sekemu, kubanga ye muganda wammwe;)

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 naye mmwe kati ennyumba ye gye mujeemedde ne mutta batabani be ensanvu ku jjinja limu, ne muddira Abimeleki, mutabani w'omuzaana obuzaana, ne mumufuula kabaka w'abantu b'e Sekemu mbu kubanga muganda wammwe,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Naye mmwe olwaleero mwefuukidde ab'ennyumba ya kitange. Era batabani be, abantu ensanvu, mubattidde ku jjinja limu, Abimeleki mutabani w'omuzaana ne mumufuula kabaka wa Sekemu, kubanga ye wooluganda lwammwe.

See the chapter Copy




Abalam 9:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements