Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:11 - Luganda Bible 2003

11 Naye omutiini ne gugamba nti: ‘Ndekerere okubala ebibala byange ebirungi era ebiwoomu, nzire mu kufuga emiti?’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Naye omutiini ne gugigamba nti, ‘N'andirese obuwoomerevu bwange n'ebibala byange ebirungi, ne ŋŋenda okufuga emiti?’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Naye nagwo ne guddamu nti, ‘Ndekeyo okuvaamu obuwoomi n’ekibala ekirungi, ŋŋende okuyuuguumya emiti?’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Naye omutiini ne gugigamba nti Nandirese obuwoomerevu bwange n'ebibala byange ebirungi, ne ŋŋenda okuyuuguuma ku miti?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Omukunyu ne gugiddamu nti: ‘Ndeke eri obuwoomi bwange n'ebibala byange ebiwooma, ŋŋende nkulire emiti?’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Naye omutiini ne gugamba nti: ‘Ndekerere okubala ebibala byange ebirungi era ebiwoomu, nzire mu kufuga emiti?’

See the chapter Copy




Abalam 9:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements