Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:33 - Luganda Bible 2003

33 Gidiyoni nga yaakafa, Abayisirayeli ne baddamu obutaba beesigwa eri Katonda, ne basinza Babbaali, ne bafuula Baali-Beriti lubaale waabwe,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yamala okufa amangu ago abaana ba Isiraeri ne baava ku Katonda ne basinza Baali, ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Gidyoni nga y’akafa, abaana ba Isirayiri ne bakyuka okusinza babaali ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yamala okufa amangu ago abaana ba Isiraeri ne bakyuka nate, ne bagenda bayenda okugoberera Babaali, ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Gidewoni olwamala luti okufa, Abayisirayeli ne baddamu okukola obwamalaaya ne Babaali. Beeteerawo Baali-Beriti nga lubaale waabwe,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

33 Gidiyoni nga yaakafa, Abayisirayeli ne baddamu obutaba beesigwa eri Katonda, ne basinza Babbaali, ne bafuula Baali-Beriti lubaale waabwe,

See the chapter Copy




Abalam 8:33

Follow us:

Advertisements


Advertisements