Abalam 8:32 - Luganda Bible 200332 Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe mu Ofura, ekibuga ky'Ababiyezeeri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI32 Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'akaddiye bulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe, mu Ofula eky'Ababiezeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya32 Awo Gidyoni mutabani wa Yowaasi n’afa, ng’akaddiye bulungi, n’aziikibwa mu ntaana ya kitaawe Yowaasi mu Ofula eky’Ababiezeri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya32 Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe, mu Ofula eky'Ababiezeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU32 Gidewoni mutabani wa Yowasi n'afa ng'akaddiyidde ddala, n'aziikibwa ku kiggya kya kitaawe Yowasi e Ofura ekya bazzukulu ba Abiyezeri. See the chapterLuganda DC Bible 200332 Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe mu Ofura, ekibuga ky'Ababiyezeeri. See the chapter |