Abalam 8:31 - Luganda Bible 200331 Era yalina omukazi muganzi we, eyali e Sekemu, naye n'amuzaalira omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Abimeleki. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 N'omuzaana we eyali Sekemu naye n'amuzaalira omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Abimereki. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 N’omuzaana we ow’omu Sekemu yamuzaalira omwana wabulenzi, era n’amutuuma Abimereki. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 N'omuzaana we eyali Sekemu naye yamuzaalira omwana wa bulenzi, n'amutuuma erinnya Abimereki. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU31 Mukazi we eyabeeranga e Sekemu naye yamuzaalira omwana n'amutuuma Abimeleki. See the chapterLuganda DC Bible 200331 Era yalina omukazi muganzi we, eyali e Sekemu, naye n'amuzaalira omwana ow'obulenzi, n'amutuuma erinnya Abimeleki. See the chapter |