Abalam 8:3 - Luganda Bible 20033 Katonda abawadde mmwe okutta abalangira ba Midiyaani ababiri Orebu ne Zeebu. Kale nze nkoze ki ekyenkanankana n'ekyo?” Bwe yamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Katonda abawadde okuwangula n'okutta abalangira ababiri Ababamidiyaani, Olebu ne Zeebu; era nze nnandiyinzizza kukola ki okukyenkanyankanya nammwe?” Bweyamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Katonda yagabula Olebu ne Zeebu abakulembeze ba Midiyaani mu mukono gwammwe. Kiki kye nandiyinzizza okukola okugeraageranya nammwe?” Awo bwe yabagamba ebigambo ebyo ne bakkakkana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Katonda agabudde mu mukono gwammwe abalangira ba Midiyaani, Olebu ne Zeebu: era nze nandiyinzizza kukola ki okukyenkanyankanya nammwe? Awo obusungu bwabwe ne bulyoka bukkakkana gy'ali, bwe yamala okwogera bw'atyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Abakungu ba Midiyaani, Orebi ne Zeebi, Katonda abawaddeyo mu mikono gyammwe; nze nkoze ki ng'okigeraageranyizza n'ekyammwe?” Bwe yayogera ebyo, obusungu bwe baamulinako ne bukkakkana. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Katonda abawadde mmwe okutta abalangira ba Midiyaani ababiri Orebu ne Zeebu. Kale nze nkoze ki ekyenkanankana n'ekyo?” Bwe yamala okwogera ebyo, obusungu bwabwe ne bukkakkana. See the chapter |