Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:27 - Luganda Bible 2003

27 Mu zaabu oyo, Gidiyoni n'akolamu ekifaananyi, n'akiteeka mu kibuga ky'e Ofura. Abayisirayeli bonna ne bava ku Katonda, ne bagendangayo okukisinza, ne kifuuka kyambika eri Gidiyoni n'ab'omu maka ge.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Gidyoni n'abikolamu ekifaananyi eky'ekkanzu n'abiteeka mu kibuga kye, Ofula; Isiraeri yenna ne bava ku katonda ne bagenda ne bakisinza, kino ne kifuukira Gidyoni n'ab'omu maka ge ekyambika.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Awo Gidyoni n’addira zaabu n’amusaanuusa n’amukolamu ekifaananyi eky’ekkanzu (efodi), n’akiteeka mu kibuga kye Ofula. Abayisirayiri bonna ne bakivuunamiranga ne bakisinzanga, era ne kifuukira Gidyoni n’enju ye yonna omutego.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Gidyoni n'abikoza ekkanzu, n'agiteeka mu kibuga kye, mu Ofula: ne Isiraeri yenna ne bagenda ne bagigoberera eyo okwenda nayo: n'efuuka kyambika eri Gidyoni n'eri ennyumba ye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Gidewoni n'akolamu efodi n'agiteeka mu kibuga kye e Ofura; Yisirayeli yenna n'akola obwamalaaya nayo eyo; efodi n'efuukira Gidewoni n'amaka ge gonna omutego.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Mu zaabu oyo, Gidiyoni n'akolamu ekifaananyi, n'akiteeka mu kibuga ky'e Ofura. Abayisirayeli bonna ne bava ku Katonda, ne bagendangayo okukisinza, ne kifuuka kyambika eri Gidiyoni n'ab'omu maka ge.

See the chapter Copy




Abalam 8:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements