Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:25 - Luganda Bible 2003

25 Ne baddamu nti: “Tunaazikuwa na ssanyu.” Ne baaliirawo olugoye, buli omu n'ateekawo empeta z'omu matu ze yanyaga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Ne baddamu nti, “Tunaaziwa, si lwa mpaka.” Ne baalaawo ekyambalo, ne basuulako buli muntu empeta ez'omu matu ze yanyaga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Ne bamuddamu nti, “Okuzikuwa tujja kuzikuwa.” Ne bayalirira olugoye wansi, buli omu n’ateekako empeta ze yanyaga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Ne baddamu nti Tunaaziwa, si lwa mpaka. Ne baaliirawo ekyambalo, ne basuulako buli muntu empeta ez'omu matu ze yanyaga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Ne bamuddamu nti: “Tujja kuziwa.” Ne baaliira olugoye, buli omu n'asuulako empeta okuva mu munyago gwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Ne baddamu nti: “Tunaazikuwa na ssanyu.” Ne baaliirawo olugoye, buli omu n'ateekawo empeta z'omu matu ze yanyaga.

See the chapter Copy




Abalam 8:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements