Abalam 8:22 - Luganda Bible 200322 Awo Abayisirayeli ne bagamba Gidiyoni nti: “Tufuge ggwe era n'abasika bo, kubanga otuwonyezza Abamidiyaani.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Abasajja ba Isiraeri ne balyoka bagamba Gidyoni nti, “Ggwe tufuge ne mutabani wo ne muzzukulu wo, kubanga otulokodde mu mukono gwa Abamidiyaani.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo abantu ba Isirayiri ne bagamba Gidyoni nti, “Tufugire ddala ggwe ne mutabani wo, kubanga otulokodde okuva mu mukono gwa Midiyaani.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Abasajja ba Isiraeri ne balyoka bagamba Gidyoni nti Tufuge ggwe ne mutabani wo era n'omwana wa mutabani wo: kubanga otulokodde mu mukono gwa Midiyaani. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Abayisirayeli ne bagamba Gidewoni nti: “Tufuge ggwe, mutabani wo, ne muzzukulu wo, kubanga otuwonyezza mu mikono gya Midiyaani.” See the chapterLuganda DC Bible 200322 Awo Abayisirayeli ne bagamba Gidiyoni nti: “Tufuge ggwe era n'abasika bo, kubanga otuwonyezza Abamidiyaani.” See the chapter |