Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:2 - Luganda Bible 2003

2 Ye n'abagamba nti: “Kye nakola tekiriiko bwe kiri bw'okigeraageranya n'ekyo mmwe kye mukoze. Mmwe aba Efurayimu kye mukoze kisingira ddala ekyo ffe ab'ennyumba ya Abiyezeeri kye tukoze.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 N'abaddamu nti, “Nze kye nkoze kitono nnyo bw'okigerageranya n'ekyammwe. Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Naye n’abaddamu nti, “Kiki kye nkoze okugeraageranya nammwe kye mukoze? Amakungula ga Efulayimu tegasinga ezabbibu Abiyezeeri z’akungudde?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 N'abagamba nti Nze kye nkoze kaakano kiki okukyenkanyankanya nammwe? Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Ye n'abaddamu nti: “Nkoze ki nno okulabira ku mmwe kye mwakola? Emizabbibu Efurayimu gy'anoze tegisinga egya Abiyezeri gy'akungudde?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Ye n'abagamba nti: “Kye nakola tekiriiko bwe kiri bw'okigeraageranya n'ekyo mmwe kye mukoze. Mmwe aba Efurayimu kye mukoze kisingira ddala ekyo ffe ab'ennyumba ya Abiyezeeri kye tukoze.

See the chapter Copy




Abalam 8:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements