Abalam 8:18 - Luganda Bible 200318 Awo Gidiyoni n'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abasajja be mwattira e Tabori baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana, buli omu ku bo ng'afaanana omwana wa kabaka.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo n'alyoka agamba Zeba ne Zalumunna nti, “Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti, “Baali bafaanana nga ggwe, nga bali ng'abaana ba kabaka.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 N’alyoka abuuza Zeba ne Zalumunna nti, “Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya?” Ne bamuddamu nti, “ggwe nga bw’oli nabo bwe baali. Buli omu yali afaanana abalangira.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo n'alyoka agamba Zeba ne Zalumunna nti Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya? Ne baddamu nti Ggwe nga bw'oli nabo bwe baali; buli omu yafaanana abaana ba kabaka. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 N'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abantu be mwattira e Tabori baali ba ngeri ki?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana; buli omu ku bo ng'ali nga mutabani wa kabaka.” See the chapterLuganda DC Bible 200318 Awo Gidiyoni n'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abasajja be mwattira e Tabori baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana, buli omu ku bo ng'afaanana omwana wa kabaka.” See the chapter |