Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:15 - Luganda Bible 2003

15 Awo Gidiyoni n'agenda eri ab'e Sukkoti n'agamba nti: “Mujjukira nga bwe mwagaana okunnyamba? Mwagamba nti temuyinza kuwa mmere basajja bange abakooye, kubanga nali sinnawamba Zeba ne Zalumunna. Kati baabano, mubalabe!”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Awo Gidyoni n'agenda eri ab'e Sukkosi n'abagamba nti, “Mulabe Zeba ne Zalumunna, kwe mwayima okunduulira nga mwogera nti, ‘Ebibatu bya Zeba ne Zalumunna biri mu mukono gwo kaakano, ffe tulyoke tuwe abasajja bo abakooye emigaati?’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Gidyoni n’alyoka ajja eri abasajja ab’omu Sukkosi n’abagamba nti, “Zeba ne Zalumunna baabo be mwasinzirako okundulira nga muŋŋamba nti, temuyinza kuwa basajja bange abaali bakooye mmere, nga sirina Zeba ne Zalumunna mu mukono gwange.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 N'ajja eri abasajja ab'omu Sukkosi, n'ayogera nti Mulabe Zeba ne Zalumunna, kwe mwayima okunduulira nga mwogera nti Ebibatu bya Zeba ne Zalumunna biri mu mukono gwo kaakano, ffe okubawa emigaati abasajja bo abakooye?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 N'ajja eri abasajja b'e Sukkoti n'abagamba nti: “Zeba ne Zalumunna baabano be mwankiinira nga mugamba nti: ‘Omaze okuwamba Zeba ne Zalumunna tulyoke tuwe emigaati abasajja bo abakooye?’ ”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Awo Gidiyoni n'agenda eri ab'e Sukkoti n'agamba nti: “Mujjukira nga bwe mwagaana okunnyamba? Mwagamba nti temuyinza kuwa mmere basajja bange abakooye, kubanga nali sinnawamba Zeba ne Zalumunna. Kati baabano, mubalabe!”

See the chapter Copy




Abalam 8:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements