Abalam 8:14 - Luganda Bible 200314 n'awamba omuvubuka w'e Sukkoti, n'abaako by'amubuuza. Omuvubuka n'awandiikira Gidiyoni amannya nsanvu mu musanvu ag'abakungu n'abakulembeze mu Sukkoti. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 N'awamba omuvubuka ow'omu Sukkosi, n'amubuuza ebifa ku balangira ab'e Sukkosi; awo omuvubuka n'amuwandiikira amanya nsanvu mu musanvu (77), agabalangira n'abakadde baayo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 N’asangiriza omuvubuka ow’oku bantu ab’omu Sukkosi, n’abaako by’amubuuza. Omuvubuka n’amuwandiikira amannya g’abakungu ab’omu Sukkosi, abakadde nsanvu mu musanvu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 N'akwata omuvubuka ku basajja ab'omu Sukkosi, n'amubuuliriza: n'amutegeeza abalangira b'e Sukkosi bwe baafaanana n'abakadde baayo abasajja nsanvu mu musanvu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Yakwata omuvubuka omu ow'omu basajja b'e Sukkoti n'abaako by'amubuuza. Omuvubuka n'amuwandiikira amannya g'abasajja nsanvu mu musanvu abakungu era abakadde b'ekibuga Sukkoti. See the chapterLuganda DC Bible 200314 n'awamba omuvubuka w'e Sukkoti, n'abaako by'amubuuza. Omuvubuka n'awandiikira Gidiyoni amannya nsanvu mu musanvu ag'abakungu n'abakulembeze mu Sukkoti. See the chapter |