Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:12 - Luganda Bible 2003

12 Bakabaka bombi Abamidiyaani Zeba ne Zalumunna ne badduka, kyokka Gidiyoni n'abawondera n'abakwata, n'atiisa eggye lyabwe lyonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Zeba ne Zalumunna bakabaka bombi abe Midiyaani ne badduka; n'abawondera; n'abawamba, egye lyonna ne litya nnyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Zeba ne Zalumunna ne badduka, naye n’abawondera, era n’awamba bakabaka bombi aba Midiyaani, n’awangulira ddala eggye lyabwe lyonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Zeba ne Zalumunna ne badduka; n'abagoberera; n'akwata bakabaka ba Midiyaani bombi, Zeba ne Zalumunna, n'atiisa eggye lyonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Zeba ne Zalumunna ne badduka; Gidewoni n'abagoba, bakabaka bombi aba Midiyaani, Zeba ne Zalumunna, n'abawamba; eggye lyonna ne libuna emiwabo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Bakabaka bombi Abamidiyaani Zeba ne Zalumunna ne badduka, kyokka Gidiyoni n'abawondera n'abakwata, n'atiisa eggye lyabwe lyonna.

See the chapter Copy




Abalam 8:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements