Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:1 - Luganda Bible 2003

1 Awo abasajja b'Efurayimu ne bagamba Gidiyoni nti: “Lwaki watuyisa bw'otyo obutatuyita ng'ogenda okulwanyisa Abamidiyaani?” Ne bamunenya nnyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Abasajja ba Efulayimu ne babuuza Gidyoni nti, “Lwaki watukola bw'otyo, n'ototuyita nga ogenda okulwana ne Midiyaani?” Ne bayomba nnyo naye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Awo abasajja ba Efulayimu ne babuuza Gidyoni nti, “Lwaki watuyisa bw’otyo, n’ototuyita bwe wagenda okulwana ne Midiyaani?” Ne bamunenya nnyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Abasajja ba Efulayimu ne bamugamba nti Kiki ekikukozezza ffe bw'otyo, obutatuyita bwe wagenda okulwana ne Midiyaani? Ne bayomba nnyo naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Abasajja aba Efurayimu ne banenya Gidewoni nti: “Watukola ki kino, n'ototuyita ng'ogenda okulwanyisa Midiyaani?” Ne bamuyombesa n'amaanyi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Awo abasajja b'Efurayimu ne bagamba Gidiyoni nti: “Lwaki watuyisa bw'otyo obutatuyita ng'ogenda okulwanyisa Abamidiyaani?” Ne bamunenya nnyo.

See the chapter Copy




Abalam 8:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements