Online Bible

- Advertisements -




Abalam 7:8 - Luganda Bible 2003

8 Gidiyoni n'asindika Abayisirayeli bonna baddeyo ewaabwe, okuggyako ebikumi ebisatu, be yasigala nabo, ne basigaza ebyokulya byonna n'eŋŋombe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Gidyoni n'asindika Abaisiraeri bonna baddeyo ewaabwe, okuggyako ebisatu (300), be yasigala nabo, ne basigaza eby'okulya byonna n'eŋŋombe; n'olusiisira lwa Midiyaani lwali wansi mu kiwonvu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Awo Gidyoni n’asigaza abalwanyi be ebikumi ebisatu, bali abalala n’abakuŋŋaanyaako emmere n’amakondeere gaabwe, n’abalagira ne beddirayo ewaabwe. Olusiisira lw’Abamidiyaani lwamuli kyemmanga mu kiwonvu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Awo abantu ne batwala ebyokulya mu ngalo zaabwe, n'amakondeere: n'asindika abasajja bonna aba Isiraeri buli muntu mu weema ye, naye n'abeera n'abasajja abo ebikumi bisatu: n'olusiisira lwa Midiyaani lwali wansi we mu kiwonvu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Gidewoni n'asigazaawo abasajja bikumi bisatu bokka, ne batwala emmere n'eŋŋombe ebibadde ebya bali; abalala bonna n'abalagira baddeyo mu weema zaabwe. Olusiisira lwa Midiyaani lwamuli awo wammanga mu kiwonvu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Gidiyoni n'asindika Abayisirayeli bonna baddeyo ewaabwe, okuggyako ebikumi ebisatu, be yasigala nabo, ne basigaza ebyokulya byonna n'eŋŋombe.

See the chapter Copy




Abalam 7:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements