Abalam 7:23 - Luganda Bible 200323 Abasajja Abayisirayeli ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu Bika ekya Nafutaali n'ekya Aseri n'ekya Manasse kyonna, ne bawondera Abamidiyaani. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Abasajja ba Isiraeri ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu bika ekya Nafutaali, eky'Aseri ne kya Manase kyonna ne bawondera Abamidiyaani. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Abalwanyi ba Isirayiri bonna okuva mu kika ekya Nafutaali n’ekya Aseri n’ekya Manase, ne bakoowoolebwa okuwondera Abamidiyaani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Abasajja ba Isiraeri ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu Nafutaali ne mu Aseri ne mu Manase yonna, ne bagoberera Midiyaani, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Abasajja Abayisirayeli ne bayitibwa okuva mu Nafutali, Aseeri ne Manasse yenna, ne bawondera Midiyaani. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Abasajja Abayisirayeli ne bakuŋŋaanyizibwa okuva mu Bika ekya Nafutaali n'ekya Aseri n'ekya Manasse kyonna, ne bawondera Abamidiyaani. See the chapter |