Abalam 7:20 - Luganda Bible 200320 N'ab'ebibinja ebirala ebibiri ne bakola kye kimu. Bonna ne bakwata emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'eŋŋombe mu gya ddyo, ne baleekaana nti: “Ekitala kya Mukama era kya Gidiyoni!” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Ebibinja byonna ebisatu ne bafuuwa amakkondeere, ne baasa ensuwa, nga bakutte emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'amakondeere ag'okufuuwa mu gya ddyo, ne baleekaana nti, “Ekitala kya Mukama era kya Gidyoni!” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Ebibinja ebirala nabo ne bafuuwa amakondeere, ne baasa ensuwa zaabwe, ne bakwata ebitawuliro mu mikono gyabwe egya kkono, n’amakondeere mu mikono gyabwe egya ddyo, ne bafuuwa nga bwe baleekaanira waggulu nti, “Ekitala kya Mukama Katonda era n’ekya Gidyoni.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Ebibiina ebisatu ne bafuuwa amakondeere, ne baasa ensuwa, nga bakutte ebitawuliro n'emikono gyabwe egya kkono, n'amakondeere n'emikono gyabwe egya ddyo bafuuwe: ne boogerera waggulu nti Ekitala kya Mukama era kya Gidyoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Ebibinja ebisatu ne bifuuwa eŋŋombe, ne baasa n'ensuwa, ne bakwata ebitawuliro ne kkono, mu ddyo nga bakutte eŋŋombe ez'okufuuwa. Ne baleekaana nti: “Ekitala ku lwa Mukama ne Gidewoni!” See the chapterLuganda DC Bible 200320 N'ab'ebibinja ebirala ebibiri ne bakola kye kimu. Bonna ne bakwata emimuli mu mikono gyabwe egya kkono, n'eŋŋombe mu gya ddyo, ne baleekaana nti: “Ekitala kya Mukama era kya Gidiyoni!” See the chapter |