Abalam 7:18 - Luganda Bible 200318 Nze ne bonna abali nange bwe tunaafuuwa eŋŋombe zaffe, olwo nammwe ne mufuuwa ezammwe wonna okwetooloola olusiisira, ne muleekaana nti: ‘Ku lwa Mukama ne ku lwa Gidiyoni!’ ” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Nze nabo abali nange, bwe tunaafuuwa amakkondeere, nammwe ne mulyoka mufuuwa agammwe ku njuuyi zonna ez'olusiisira ne mulekana nti, ‘ba Mukama era ba Gidyoni.’ ” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Nze n’abo benaabeera nabo, bwe tunaafuuwa amakondeere gaffe, nammwe ne mufuuwa agammwe, ne muleekaanira waggulu nti, ‘Ku lwa Mukama Katonda ne ku lwa Gidyoni.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Nze bwe nnaafuuwa ekkondeere, nze ne bonna abali nange, nammwe ne mulyoka mufuuwa amakondeere, ku njuuyi zonna ez'olusiisira lwonna ne mwogera nti Ba Mukama era ba Gidyoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 Bwe nnaafuuwa eŋŋombe era n'abo abali nange, nammwe eyo yonna okwetooloola olusiisira mufuuwe eŋŋombe nga bwe muleekaanira kumu nti: ‘Ku lwa Katonda ne Gidewoni!’ ” See the chapterLuganda DC Bible 200318 Nze ne bonna abali nange bwe tunaafuuwa eŋŋombe zaffe, olwo nammwe ne mufuuwa ezammwe wonna okwetooloola olusiisira, ne muleekaana nti: ‘Ku lwa Mukama ne ku lwa Gidiyoni!’ ” See the chapter |