Online Bible

- Advertisements -




Abalam 7:17 - Luganda Bible 2003

17 N'abagamba nti: “Bwe nnaatuuka ku njegoyego y'olusiisira, muntunuulire! Kye nnaakola, nammwe kye muba mukola.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 N'abagamba nti, “Mulabire ku nze, nammwe mukole nga bwe nkola, bwe nnaatuuka okumpi n'olusiisira nga bwe nnaakola nammwe bwe munaakola.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 N’abagamba nti, “Munnekalirize, bwe tunaaba tunaatera okutuuka ku lusiisira buli kye nnaakola nammwe nga mukikola.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 N'abagamba nti Mulabire ku nze, nammwe mukole bwe mutyo: era, laba, bwe nnaatuuka ku nkomerero y'olusiisira, awo nze nga bwe nnaakola, nammwe munaakola bwe mutyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 N'abagamba nti: “Mutunule, kye mulaba nkola, nammwe kye muba mukola. Bwe nnaatuuka ku njegooyego z'olusiisira, kye nnaakola, nammwe kye munaakola.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 N'abagamba nti: “Bwe nnaatuuka ku njegoyego y'olusiisira, muntunuulire! Kye nnaakola, nammwe kye muba mukola.

See the chapter Copy




Abalam 7:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements