Online Bible

- Advertisements -




Abalam 7:14 - Luganda Bible 2003

14 Munne n'addamu nti: “Ekyo kitala kya Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi, Omuyisirayeli! Tekitegeeza kirala! Katonda amuwadde okuwangula Midiyaani n'eggye lyaffe lyonna.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Munne n'addamu n'ayogera nti, “Ekyo kitala kya Gidyoni mutabani wa Yowaasi omusajja wa Isiraeri so si kirala, mu mukono gw'oyo Katonda mw'agabudde Midiyaani n'eggye lye lyonna.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Munne n’amuddamu nti, “Ekyo si kirala wabula kitala ky’omusajja Omuyisirayiri Gidyoni mutabani wa Yowaasi. Era oyo Katonda amuwadde obuwanguzi ku ba Midiyaani n’eggye lyaffe lyonna.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Munne n'addamu n'ayogera nti Ekyo kitala kya Gidyoni mutabani wa Yowaasi omusajja wa isiraeri so si kirala: mu mukono gw'oyo Katonda mw'agabudde Midiyaani n'eggye lyonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Munne kwe kuddamu nti: “Ekyo si kirala, wabula kitala kya Gidewoni, mutabani wa Yowasi Omuyisirayeli. Katonda awaddeyo Midiyaani n'ensiisira yonna mu mikono gye.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Munne n'addamu nti: “Ekyo kitala kya Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi, Omuyisirayeli! Tekitegeeza kirala! Katonda amuwadde okuwangula Midiyaani n'eggye lyaffe lyonna.”

See the chapter Copy




Abalam 7:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements