Abalam 6:9 - Luganda Bible 20039 Era nabawonya obuyinza bw'Abamisiri n'obuyinza bw'abo bonna abaabajoogeranga mu nsi eno mwe muli. Abo ne mbagobamu nga mmwe mujja, ensi yaabwe ne ngigabira mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 era n'abawonya obuyinza, bw'Abamisiri n'obuyinza obwabo bonna ababajogeranga mu nsi eno mwe muli, ne mbagoba mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 ne mbanunula okuva mu mikono gy’Abamisiri, ne mu mikono gy’abo bonna abababonnyabonnyanga ne mbafuumuula ku lwammwe era ne mbawa mmwe ensi yaabwe; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 era nabawonya mu mukono gw'Abamisiri, ne mu mukono gw'abo bonna abaabajooga, ne mbagoba mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 nabawonya mu mikono gya Misiri n'egy'abo bonna abaababonyaabonyanga; nabagobawo mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Era nabawonya obuyinza bw'Abamisiri n'obuyinza bw'abo bonna abaabajoogeranga mu nsi eno mwe muli. Abo ne mbagobamu nga mmwe mujja, ensi yaabwe ne ngigabira mmwe. See the chapter |