Abalam 6:5 - Luganda Bible 20035 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamiya zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamira zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Kubanga baayiikanga ng’enzige mu bungi nga tebabalika. Nga bajja n’eweema, ente, n’eŋŋamira zaabwe. Bwe batyo ne bazikiriza ensi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Kubanga baayambukira wamu n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, baayingiranga ng'enzige okuba abangi; bo era n'eŋŋamira zaabwe tebyabalikika: ne bayingira mu nsi okugizikiriza. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 kubanga bajjanga n'amagana gaabwe, ne weema zaabwe, nga bakutte ng'enzige, akeesedde k'abantu n'eŋŋamiya; baazindanga ensi okugizikiriza. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamiya zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza. See the chapter |