Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:35 - Luganda Bible 2003

35 N'atuma ababaka mu bitundu bya Manasse byombi okuyita abaayo bamwegatteko. N'atuma n'ababaka eri ab'Ekika kya Aseri n'ekya Zebbulooni, n'ekya Nafutaali, Ne bajja ne bamwegattako.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

35 N'atuma ababaka okubuna Manase yonna; era nabo ne bajja gy'ali. N'atuma ababaka eri Aseri, Zebbulooni ne Nafutaali nabo ne bajja gyali.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

35 N’atuma ababaka eri ab’ekika kya Manase nabo bamugoberere. N’atuma n’ababaka abalala eri ab’ekika kya Aseri, n’ekya Zebbulooni n’ekya Nafutaali bamusisinkane.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

35 N'atuma ababaka okubuna Manase yenna; era nabo ne bakuŋŋaanira wamu gy'ali: n'atuma ababaka eri Aseri n'eri Zebbulooni n'eri Nafutaali; ne bayambuka okubasisinkana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

35 Era yatuma ababaka wonna mu Manasse n'abakunga bamugoberere; naye n'amugoberera; n'atuma n'ababaka abalala mu Aseeri, Zebuluni, Nafutali; nabo ne bajja okumusisinkana.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

35 N'atuma ababaka mu bitundu bya Manasse byombi okuyita abaayo bamwegatteko. N'atuma n'ababaka eri ab'Ekika kya Aseri n'ekya Zebbulooni, n'ekya Nafutaali, Ne bajja ne bamwegattako.

See the chapter Copy




Abalam 6:35

Follow us:

Advertisements


Advertisements