Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:33 - Luganda Bible 2003

33 Awo Abamidiyaani bonna n'Abamaleki n'abatuuze b'Ebuvanjuba ne bakuŋŋaana, ne basomoka Omugga Yorudaani, ne basiisira mu kiwonvu eky'e Yezireeli.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Awo Abamidiyaani bonna n'Abamaleki n'abatuuze ab'ebuvanjuba ne bakuŋŋaana wamu; ne basomoka omugga Yoludaani, ne basiisira mu kiwonvu eky'e Yezuleeri.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Awo Abamidiyaani, Abamaleki n’abantu b’ebuvanjuba ne beegatta bonna ne basomoka omugga Yoludaani ne basiisira mu kiwonvu ky’e Yezuleeri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 Awo Abamidiyaani bonna n'Abamaleki n'abaana ab'ebuvanjuba ne bakuŋŋaana wamu; ne basomoka, ne basiisira mu kiwonvu eky'e Yezureeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Olumu Abamidiyaani bonna n'Abaamaleki n'abantu ab'ebuvanjuba, beekuŋŋaanya ne basomoka Yorudani, ne basiisira mu kiwonvu kya Yezureeli.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

33 Awo Abamidiyaani bonna n'Abamaleki n'abatuuze b'Ebuvanjuba ne bakuŋŋaana, ne basomoka Omugga Yorudaani, ne basiisira mu kiwonvu eky'e Yezireeli.

See the chapter Copy




Abalam 6:33

Follow us:

Advertisements


Advertisements