Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:32 - Luganda Bible 2003

32 Okuva olwo Gidiyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti: “Baali yeewolereze, kubanga alutaari ye gye bamenye.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

32 Okuva olwo Gidyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti, “Baali yeewolereze kubanga ekyoto kye kyebamenye.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

32 Okuva ku olwo Gidyoni ne bamukazaako erya Yerubbaali ekitegeeza nti, “Baali amulwanyise.” Kubanga yamenyaamenya ekyoto kya Baali.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

32 Ku lunaku olwo kyeyava amuyita Yerubbaali, ng'ayogera nti Baali amuwawaabire kubanga amenyeemenye ekyoto kye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

32 Okuva ku olwo Gidewoni ne bamutuuma Yerubbaali, nga bagamba nti: “Ka Baali amulwanyise, kubanga yamenyawo omwaliiro gwe.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

32 Okuva olwo Gidiyoni n'ayitibwa Yerubbaali, kubanga Yowaasi yagamba nti: “Baali yeewolereze, kubanga alutaari ye gye bamenye.”

See the chapter Copy




Abalam 6:32

Follow us:

Advertisements


Advertisements