Abalam 6:30 - Luganda Bible 200330 Awo ne bagamba Yowaasi nti: “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye alutaari ya Baali era atemyewo empagi ya Asera egibadde okumpi.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Awo abasajja ab'omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti, “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyemenye ekyoto kya Baali, era kubanga atemyetemye Asera akibadde okumpi.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Abantu b’omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti, “Ffulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye ekyoto kwetusinziza Baali; ate era n’atemaatema n’ekifaananyi kya Asera ekibadde kikiriraanye.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Awo abasajja ab'omu kibuga ne bagamba Yowaasi nti Fulumya mutabani wo afe: kubanga amenyeemenye ekyoto kya Baali, era kubanga atemyetemye Asera akibadde okumpi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU30 Ne bagamba Yowasi nti: “Mutabani wo muleete; asaanira kufa, kubanga yamenyeewo omwaliiro gwa Baali n'atema n'empagi ya Asera ebadde eriranyeewo.” See the chapterLuganda DC Bible 200330 Awo ne bagamba Yowaasi nti: “Fulumya mutabani wo tumutte, kubanga amenyeemenye alutaari ya Baali era atemyewo empagi ya Asera egibadde okumpi.” See the chapter |