Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:3 - Luganda Bible 2003

3 Kubanga Abayisirayeli buli lwe baamalanga okusiga, Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba baasitukiranga wamu ne babalumba.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Kubanga Abaisiraeri buli lwe baamalanga okusiga, Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba baasitukiranga wamu ne babalumba.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Buli Abayisirayiri lwe baasiganga ensigo, Abamidiyaani, Abamaleki n’abantu ab’ebuvanjuba ne babalumbanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo olwatuuka Isiraeri bwe yamalanga okusiga, Abamidiyaani ne bayambukanga n'Abamaleki n'abaana ab'ebuvanjuba; nabo baabayambukirako;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Yisirayeli bwe yamalanga okusiga, Abamidiyaani n'Abaamaleki n'abalala abantu ab'ebuvanjuba nga babalumba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Kubanga Abayisirayeli buli lwe baamalanga okusiga, Abamidiyaani n'Abamaleki n'abatuuze b'omu Buvanjuba baasitukiranga wamu ne babalumba.

See the chapter Copy




Abalam 6:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements