Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:29 - Luganda Bible 2003

29 Ne beebuuzaganya nti: “Ani akoze kino?” Awo bwe baabuuliriza, ne bazuula nga Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi ye akikoze.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Ne beebuzaganya nti, “Ani akoze kino?” Awo bwe baabuuliriza era ne bakemereza, ne boogera nti, “Gidyoni mutabani wa Yowaasi ye y'akikoze.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 Ne beebuuza nti, “Ani akoze kino?” Awo bwe babuuliriza, ne bategeezebwa nti, “Gidyoni mutabani wa Yowaasi y’akikoze”.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 Ne bagambagana nti Ani akoze kino? Awo bwe baabuuza ne bakemereza, ne boogera nti Gidyoni mutabani wa Yowaasi ye akoze kino.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

29 Ne beebuuza nti: “Ani akoze kino?” Bwe baabuuliriza ne babagamba nti: “Gidewoni mutabani wa Yowasi ye yakoze bino byonna.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

29 Ne beebuuzaganya nti: “Ani akoze kino?” Awo bwe baabuuliriza, ne bazuula nga Gidiyoni, mutabani wa Yowaasi ye akikoze.

See the chapter Copy




Abalam 6:29

Follow us:

Advertisements


Advertisements