Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:27 - Luganda Bible 2003

27 Awo Gidiyoni n'atwala abasajja kkumi ku baweereza be, n'akola nga Mukama bw'amulagidde. Olw'okutya ab'ennyumba ya kitaawe n'ab'omu kibuga, n'atayinza kukikola misana, wabula n'akikola ekiro.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Awo Gidyoni n'atwala abasajja kkumi (10), ku baddu be, n'akola nga Mukama bw'amulagidde; naye olw'okutya ab'ennyumba ya kitaawe n'abasajja ob'omukibuga, n'atayinza kukola bw'atyo emisana, kyeyava akikola ekiro.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Awo Gidyoni n’atwala kkumi ku baddu be, n’akola nga Mukama Katonda bwe yamulagira, naye kino yakikola kiro olw’okutya ab’omu nju ya kitaawe n’abantu abalala ab’omu kibuga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Awo Gidyoni n'atwala abasajja kkumi ku baddu be, n'akola nga Mukama bw'amulagidde: awo olwatuuka, kubanga yali atidde ab'ennyumba ya kitaawe n'abasajja ab'omu kibuga, n'atayinza kukola bw'atyo emisana, kyeyava akola ekiro.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Gidewoni n'alonda abasajja kkumi mu baweereza be, n'akola ng'Omukama bwe yali amulagidde. Yalondawo kubikola kiro, si misana, olw'okutya ennyumba ya kitaawe n'abasajja b'ekibuga ekyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Awo Gidiyoni n'atwala abasajja kkumi ku baweereza be, n'akola nga Mukama bw'amulagidde. Olw'okutya ab'ennyumba ya kitaawe n'ab'omu kibuga, n'atayinza kukikola misana, wabula n'akikola ekiro.

See the chapter Copy




Abalam 6:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements