Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:25 - Luganda Bible 2003

25 Mu kiro ekyo, malayika wa Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Kwata ente ya kitaawo ennume, n'ente endala ennume ey'emyaka omusanvu, omenyewo alutaari, kitaawo gye yazimbira Baali, otemeeteme n'empagi ya Asera eri okumpi nayo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Mu kiro ekyo, malayika wa Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Kwata ente endala ennume ey'emyaka omusanvu (7), omenyewo ekyoto, kitaawo kye yazimbira Baali, otemeeteme n'empagi ya Asera eri okumpi nakyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Ekiro ekyo Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Mmennya ekyoto kwe basinziza Baali, ofuneyo ente eya sseddume ensava eddirira esinga obulungi okuva mu kiraalo kya kitaawo; otemeeteme ekifaananyi ekibajje ekya Asera ekiriraanye ekyoto kya Baali:

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Awo olwatuuka mu kiro ekyo Mukama n'amugamba nti Ddira ente ya kitaawo, ye nte ey'okubiri ey'akamaze emyaka omusanvu, osuule ekyoto kya Baali kitaawo ky'alina, otemeeteme ne Asera akiri okumpi:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Ekiro ekyo, Omukama n'amugamba nti: “Kwata ente ya kitaawo ennume, enkulu obulungi, eweza emyaka omusanvu. Menyawo omwaliiro gwa Baali kitaawo gwe yamuzimbira, n'empagi eriraanye omwaliiro ogitemewo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Mu kiro ekyo, malayika wa Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Kwata ente ya kitaawo ennume, n'ente endala ennume ey'emyaka omusanvu, omenyewo alutaari, kitaawo gye yazimbira Baali, otemeeteme n'empagi ya Asera eri okumpi nayo.

See the chapter Copy




Abalam 6:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements