Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:22 - Luganda Bible 2003

22 Gidiyoni n'amanya nga gw'alabye abadde malayika wa Mukama, n'agamba nti: “Zinsanze, ayi Mukama, Katonda, kubanga ndabye malayika wo maaso na maaso!”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Gidyoni n'amanya nga gw'alabye abadde malayika wa Mukama, n'agamba nti, “Zinsanze, ayi Mukama, Katonda, kubanga ndabye malayika wo maaso na maaso!”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Gidyoni n’ategeera ng’oyo abadde malayika wa Mukama; Gidyoni n’agamba nti, “Zinsanze, Ayi Mukama Katonda, kubanga tulabaganye ne malayika wa Mukama maaso ku maaso.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Gidyoni n'alaba nga ye malayika wa Mukama; Gidyoni n'ayogera nti Zinsanze, ai Mukama Katonda, kubanga ndabaganye n'amaaso ne malayika wa Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Gidewoni bwe yalaba nti abadde malayika wa Mukama, n'agamba nti: “Nga ndabye! Kubanga ndabye malayika w'Omukama maaso ku maaso.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Gidiyoni n'amanya nga gw'alabye abadde malayika wa Mukama, n'agamba nti: “Zinsanze, ayi Mukama, Katonda, kubanga ndabye malayika wo maaso na maaso!”

See the chapter Copy




Abalam 6:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements