Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:20 - Luganda Bible 2003

20 Malayika wa Mukama n'amulagira nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukusiddwa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omukyuzi.” Gidiyoni n'akola bw'atyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Malayika wa Mukama n'amugamba nti, “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omucuuzi gw'ennyama.” N'akola bw'atyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Naye malayika wa Katonda n’amulagira nti, “Ddira ennyama n’emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino obifukeko guleevi.” Gidyoni n’akola bw’atyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Malayika wa Mukama n'amugamba nti Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuswa obiteeke ku jjinja lino, ofuke amazzi g'ennyama. N'akola bw'atyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Malayika wa Katonda n'amugamba nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukuse obisse ku jjinja liri, n'omucuuzi ogufuke kuli.” Bwe yakola.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Malayika wa Mukama n'amulagira nti: “Ddira ennyama n'emigaati egitazimbulukusiddwa obiteeke ku jjinja lino, obifukeko omukyuzi.” Gidiyoni n'akola bw'atyo.

See the chapter Copy




Abalam 6:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements