Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:10 - Luganda Bible 2003

10 Ne mbagamba mmwe nti nze Mukama Katonda wammwe. Temuusinzenga balubaale b'Abaamori bannannyini nsi gye mulimu. Naye temwawulira kye mbagamba.’ ”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 ne mbagamba nti, ‘Nze Mukama Katonda wammwe; temusinzanga bakatonda b'Abamoli ba nannyini nsi gyemutulamu,’ naye ne mutawulira ddoboozi lyange.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 ne mbagamba nti, ‘Nze Mukama Katonda wammwe, temussanga kitiibwa mu bakatonda b’Abamoli, bannannyini nsi gye mubeeramu.’ Naye mmwe temugondedde ddoboozi lyange.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 ne mbagamba nti Nze ndi Mukama Katonda wammwe; temutyanga bakatonda b'Abamoli, be mutuulira mu nsi yaabwe: naye temuwulidde ddoboozi lyange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Nabagamba nti: “Nze Mukama Katonda wammwe; temusinzanga balubaale b'Abaamori bannannyini nsi mwe muli.” Naye mwagaana okuwulira eddoboozi lyange.’ ”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Ne mbagamba mmwe nti nze Mukama Katonda wammwe. Temuusinzenga balubaale b'Abaamori bannannyini nsi gye mulimu. Naye temwawulira kye mbagamba.’ ”

See the chapter Copy




Abalam 6:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements