Abalam 5:8 - Luganda Bible 20038 Abayisirayeli bwe baasenga balubaale abaggya, olwo ne wabaawo olutalo mu Yisirayeli. Mu basajja emitwalo ena mu Yisirayeli, waliwo eyatabaala n'engabo oba n'effumu? See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Abaisiraeri bwe baweereza bakatonda abalala; Olwo entalo ne zibaawo mu Isiraeri. Mu basajja emitwalo ena (40,000) Isiraeri, Waliwo eyatabaala n'engabo oba n'effumu? See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Bwe beefunira abakulembeze abalala, entalo ne ziryoka zibalukawo mu Isirayiri. Ku basajja Abayisirayiri emitwalo ena kwaliko n’omu eyalina effumu oba engabo? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Baalonda bakatonda abaggya; Entalo ne ziryoka zibeera mu miryango: Waalabika engabo oba kitala Mu basajja bukumi buna mu Isiraeri? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 “Bwe baalonda balubaale abaggya, olutalo ne lubajjira ku mulyango gw'ekibuga. Naye ani yalaba ku ngabo oba effumu mu mitwalo ena egya Yisirayeli? See the chapterLuganda DC Bible 20038 Abayisirayeli bwe baasenga balubaale abaggya, olwo ne wabaawo olutalo mu Yisirayeli. Mu basajja emitwalo ena mu Yisirayeli, waliwo eyatabaala n'engabo oba n'effumu? See the chapter |