Abalam 5:7 - Luganda Bible 20037 Ebyalo byakala, byaggwaamu abantu, okutuusa ggweDebora lwe wajja nga nnyina wa Yisirayeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Ebyalo byafuuka matongo, Okutuusa ggwe Debola bwe wajja, nga nnyina wa Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Abakulembeze mu Isirayiri baggwaawo okutuusa nze Debola lwe nayimuka, nga nnyina wa bonna mu Isirayiri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Abafuga baggwaawo mu Isiraeri, baggwaawo, Okutuusa nze Debola lwe nnabaawo. Lwe nnabaawo nze omukadde mu Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 “Abatuuze mu byalo baggwaamu; ddala baggwaamu mu Yisirayeli, okutuusa lwe nasituka, nze Debora, okutuusa lwe nasituka, omuzadde mu Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Ebyalo byakala, byaggwaamu abantu, okutuusa ggweDebora lwe wajja nga nnyina wa Yisirayeli. See the chapter |