Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:6 - Luganda Bible 2003

6 Mu mirembe gya Samugari mutabani wa Anati, mu mirembe gya Yayeli enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Mu mirembe gya Samugali mutabani wa Anasi, Mu mirembe gya Yayeeri, enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 “Ku mulembe gwa Samugali, mutabani wa Anasi, ne ku mulembe gwa Yayeeri abatambuze tebaayitanga, mu nguudo nnene, baatambuliranga mu mpenda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Mu mirembe gya Samugali mutabani wa Anasi, Mu mirembe gya Yayeeri, enguudo tezaalimu bantu, Abatambuze ne batambuliranga mu mpenda.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 “Mu budde bwa Samugari mutabani wa Anati, mu budde bwa Yayeli, amakubo nga makalu; abatambuze nga bakwata bukubo busaliikiriza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Mu mirembe gya Samugari mutabani wa Anati, mu mirembe gya Yayeli enguudo zeewalibwanga, ng'abatambuze bayita mu mpenda.

See the chapter Copy




Abalam 5:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements