Abalam 5:4 - Luganda Bible 20034 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire! See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 “Mukama, bwe wava e Seyiri, bwe wava mu kitundu kya Edomu okutabaala, ensi n’ekankana, enkuba n’eyiika okuva mu ggulu. Weewaawo, ebire ne bifukumuka amazzi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, era n'eggulu ne litonnya, Weewaawo, ebire ne bitonnya amazzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Mukama, bwe wajja ng'ova mu Seyiri, bwe wasimbula ekigere okuva mu nsi y'e Edomu, ensi yakankana, n'eggulu ne litonnya, n'ebire ne bitonnya amazzi. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire! See the chapter |