Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:31 - Luganda Bible 2003

31 Bwe batyo abalabe bo ayi Mukama bazikirirenga bonna. Naye abakwagala bonna baakaayakane ng'enjuba evayo. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 Bwe batyo, ai Mukama abalabe bo bonna bazikirirenga; Naye abo bonna abakwagala babe ng'enjuba bw'evaayo mu maanyi gaayo. Awo ensi ne baamu emirembe okumala emyaka ana (40).

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 “Ayi Mukama Katonda abalabe bo bazikirirenga bwe batyo nga Sisera. Naye abo bonna abakwagala bamasemasenga ng’enjuba ey’akavaayo mu maanyi gaayo.” Awo ne wayitawo emyaka ana nga Abayisirayiri bali mu mirembe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 Bwe batyo bazikirirenga abalabe bo bonna, ai Mukama: Naye abo bonna abamwagala babe ng'enjuba bw'evaayo mu maanyi gaayo. Ensi n'ewummulira emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

31 “Mukama, bonna abalabe bo bazikirire! Naye abo abakwagala babeere ng'enjuba bw'evaayo n'amaanyi gaayo gonna.” Awo ensi n'eweerako okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 Bwe batyo abalabe bo ayi Mukama bazikirirenga bonna. Naye abakwagala bonna baakaayakane ng'enjuba evayo. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy




Abalam 5:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements