Abalam 5:30 - Luganda Bible 200330 “Baluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane: buli musajja omuwala omu oba babiri. Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Tebaluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane? Buli musajja omuwala omu oba babiri; Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange? See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 ‘Tebazudde omunyago era tebali mu kugugabana, omuwala omu oba babiri buli musajja? Sisera tufunye omunyago ogw’engoye enduke ez’amabala? Eminagiro ebiri emiruke, egy’amabala tegiibe gyange?’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Nti Tebalabye munyago, tebagugerese? Buli musajja omuwala, abawala babiri; Sisera omunyago ogw'amabala amangi, Omunyago ogw'amabala amangi amadalize, Amabala amangi amadalize eruuyi n'eruuyi, ku nsingo z'omunyago? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU30 ‘Kati tebakuŋŋaanya na kugabana munyago? Buli mutabaazi omwandu gwe: omuwala omu oba babiri; omunyago gwa Sisera ze ngoye eza langi entobeke, ogwange: kitambaala ekya langi entobeke, oba bibiri olw'obulago bwange.’ See the chapterLuganda DC Bible 200330 “Baluddeyo lwa munyago gwe bakuŋŋaanya bagabane: buli musajja omuwala omu oba babiri. Engoye ennungi za Sisera, nfuneyo ez'emidalizo nange.” See the chapter |