Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:27 - Luganda Bible 2003

27 N'akka ku maviivi ge n'awanattuka n'agwa! Awo wansi w'agudde we yasigala ng'afudde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Ku bigere bye n'akutama n'agwa n'agalamira; We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Amaanyi gaamuggwa n’agwa; yagwa ku bigere bya Yayeeri n’alambaala we yagwa we yafiira.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Ku bigere bye n'akutama n'agwa n'agalamira: We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 “Yakka ku bigere bye n'agwa awo, yakka, n'agalamira; yakka ku bigere bye n'agwa awo; we yakka we yagwa, nga mufu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 N'akka ku maviivi ge n'awanattuka n'agwa! Awo wansi w'agudde we yasigala ng'afudde.

See the chapter Copy




Abalam 5:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements