Abalam 5:26 - Luganda Bible 200326 Yakwata mu mukono gwe ogumu enkondo, n'akwata ennyondo mu mukono gwe omulala, n'akomerera Sisera, enkondo n'eyita mu kiwanga kya Sisera. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Yakwasa omukono enkondo, Yakwasa omukono gwe ogwa ddyo ennyondo ey'omukozi; N'akuba Sisera ennyondo, yakomerera omutwe, Weewaawo, yamufumita ekyenyi enkondo n'eyitamu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Yakwata enkondo ya weema mu mukono gwe ogwa kkono, n’ennyondo mu gwa ddyo, n’akomerera Sisera enkondo mu kyenyi n’eyita namu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 Yakwasa omukono enkondo, Yakwasa omukono gwe ogwa ddyo ennyondo ey'omukozi; N'akubya Sisera ennyondo, yakomerera omutwe, Weewaawo, yamufumita ekyenyi n'amuyisaamu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU26 “Omukono gwe gwakunuukiriza enkondo, omukono gwe ogwa ddyo ne gubaka ennyondo y'abafundi; yakuba Sisera n'amubetenta omutwe, n'amwasa oluba, n'aluwummula. See the chapterLuganda DC Bible 200326 Yakwata mu mukono gwe ogumu enkondo, n'akwata ennyondo mu mukono gwe omulala, n'akomerera Sisera, enkondo n'eyita mu kiwanga kya Sisera. See the chapter |