Abalam 5:24 - Luganda Bible 200324 Abakazi abasula mu weema Yayeli muka Heberi Omukeeni bonna ye abasinga omukisa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 Aliba n'omukisa Yayeeri okusinga abakazi, Muka Keberi Omukeeni. Aliba n'omukisa okusinga abakazi mu weema. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 “Nga wa mukisa Yayeeri okusinga abakazi bonna! Nga wa mukisa Yayeeri mukazi w’Omukeeni Keberi, okusinga abakazi bonna ababeera mu weema! See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 Aliba n'omukisa Yayeeri okusinga abakazi, Mukazi wa Keberi Omukeeni. Aliba n'omukisa okusinga abakazi mu weema. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 “Yayeli, oli nnamukisa mu bakazi bonna; muka Keberi Omukeni, oli nnamukisa mu bakazi bonna abasula mu weema. See the chapterLuganda DC Bible 200324 Abakazi abasula mu weema Yayeli muka Heberi Omukeeni bonna ye abasinga omukisa. See the chapter |